TOP

Ole Gunnar Solskjaer y'ani?

Added 20th December 2018

Ole Gunnar Solskjaer y'ani?

 Ole Gunnar Solskjaer, omutendesi wa ManUnited ow'ekiseera

Ole Gunnar Solskjaer, omutendesi wa ManUnited ow'ekiseera

  • Ng'omutendesi, yawangula Premier Reserve League ne Premier Reserve League North mu 2009/10, Lancashire Senior Cup (2008-09) ne Manchester Senior Cup mu 2009. Yawangulira Molde liigi ne FA yaayo.
  • ManU yagizannyira wakati wa 1996-2007 n'ateeba ggoolo 126 mu mipiira 366.
  • Obutendesi yabutandikira mu ManU eya 'Lizaavu' mu 2008-2011, Molde (2011-2014), Cardiff (2014), Clausenengen ey'abali wansi w'emyaka 19, Molde (2015-2018) gy'abadde.
  • Yazaalibwa mu 1973 e Kristiansund mu Norway.
  • Omupiira yagutandikira mu Clausenengen okuva mu 1990-1995, n'adda mu Molde (1995-1996) n'ateeba ggoolo 31 mu mipiira 38.
  • Ng'omusambi, yawangula ebikopo 12 okuli Premier 6 (1996/97, 1998/99, 1999/2000, 2000/01, 2002/03 ne 2006/07), FA 2 (1998/99 ne 2003/04), Community Shield 2 (1996 ne 2003), Champions League(1998-99) ne Intercontinental Cup mu 1999.
  • Mufumbo n'omukyala Silje, n'abaana basatu okuli Noah, Karna ne Elijah.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....