TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Seeta Miracle ne Kikko zeemaze eggayang'ano

Seeta Miracle ne Kikko zeemaze eggayang'ano

Added 28th January 2019

Seeta Miracle ne Kikko FC zeenkanyizza evvumbe mu liigi ya Mukono eyookubiri

 Isaac Nsimbe (ku kkono) owa Seeta Miracle ne Derrick Muzira owa Zikko nga balwanira omupiira

Isaac Nsimbe (ku kkono) owa Seeta Miracle ne Derrick Muzira owa Zikko nga balwanira omupiira

Bya DRAKE SSENTONGO

Lwakusatu mu liigi ya Mukono

Mwanyanjiri ne New Life

Bugujju ne Nakapinyi

Bajjo ne Seeta Miracle

Redstar Namasumbi ne Pearl

Kikko ne Bwefulumya

Kibaati ne Kyetume United

Egyazannyiddwa ku Ssande

Bugujju 2-3 Mwanyanjiri

New life 0-4 Bajjo

Nakapinyi 1-1 Redstar Namasumbi

Seeta Miracle 1-1 Kikko

Pearl 5-3 Kibaati

Kyetume United 2-0 Legends

SEETA Miracle Church FC ne Kikko FC okuva e Kasaayi mu ggombolola y'e Goma, baalidde matereke mu liigi ya Mukono eyookubiri nga tewali akkiriza munne kuwangula ku kisaawe e Bajjo.

Bannyinnimu aba Miracle, baavudde mabega okuteeba ey'ekyenkanyi eyabadde eya peneti, nga bayita mu Patrick Esiara, omupiira ne guggwa(1-1). Ggoolo ya Kikko yateebeddwa Charles Kato.

"Kyamagero okufuna akabonero wano,"  Angel Taka, owa Kikko, bwe yategeezezza.

Liigi eddamu ku Lwakusatu e Mwanyanjiri, Nabuti, Bajjo, Namasumbi, Namiryango ne Kibaati.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bamukutte mu bubbi ne yeeka...

"Nnaliko omubbi ne mbuvaamu nga mu kiseera kino sirina mulimu wabula maama ampa buli kyetaago siraba lwaki nziba,...

Poliisi ekutte Sipapa

Poliisi ekutte Sipapa

Patrick Onyango omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano bwe yatuukiriddwa ku ssimu yakakasizza okukwatibwa...

Abaserikale nga bakutte Kirumira.  Mu katono ku kkono ye Namulindwa n'omwana we gw'agamba nti Kirumira yamukubisizza waya z'amasannyalaze.

Abatuuze gwe balumiriza oku...

Kirumira yategeezezza nti abantu abakubira nsonga ng'omwana yamukubidde kutwala firimu ey'obuseegu ewuwe n'ekigendererwa...

Omugagga Katumwa

Omugagga Katumwa ayimbuddwa...

OMUGAGGA David Katumwa ayimbuddwa n’ayogera b’agamba nti bebali emabega w’okumusibisa. Katumwa okuyimbulwa baamuggye...