TOP

'Mukomye entalo mu bibiina byemizannyo

Added 24th February 2019

Pulezidenti wa UOC,William Blick, asabye Muhangi ne FUFA okukomya entalo, essira balizze ku kukulaakulanya emizannyo

Moses Mwase (ku kkono) , ssaabwandiisi w'ekibiina ky'okuwuga, Andrew Tashobya abadde pulezidenti wa basketball, William owa UOC  ne  Don Rukare ssaabawandiisi wa UOC,  e Lugogo

Moses Mwase (ku kkono) , ssaabwandiisi w'ekibiina ky'okuwuga, Andrew Tashobya abadde pulezidenti wa basketball, William owa UOC ne Don Rukare ssaabawandiisi wa UOC, e Lugogo

Bya FRED KISEKKA NE SAMSON SSEMAKADDE

PULEZIDENTI w'akakiiko ka Olympics, aka  UOC, William Blick, awabudde ebibiina byemizannyo okuva mu ntalo, n'okukomya okwerumaaluma, essira baliteeke ku kutumbula emizannyo.

Blick yabadde mu ttabamiruka wa UOC e Lugogo n'asaba Moses Muhangi, pulezidenti w'ekibiina kya UBF, eky'ebikonde ne Moses Magogog owa  FUFA, bazze ku bbali entalo zaabwe basobole okutwala emizannyo gye bakulembera mu maaso.

"Tusaba ebibiina byemizannyo essira bisinge kuliteeke mu kukulaakulanya mizannyo okusinga entalo" Blick bwe yategeezezza, n'asaba  Muhangi ayite mu makubo amalala okusakira  ebikonde.

Gyebuvuddeko, Muhangi yeemulugunya ku ngabanya y'ensimbi mu bibiina by'emizannyo eby'enjawulo, n'agamba nti si kya bwenkanya FUFA  okutwala obuwumbi 10 ku 17 n'obukadde 400, Gavume nti ze yatadde mu bajeti y'omwaka 2019/20.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...