TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Powers ereese 3 kulemesa City Oilers liigi.

Powers ereese 3 kulemesa City Oilers liigi.

Added 4th March 2019

Okuva mu 2011, Powers enoonya bazannyi baddamu kugiwanguza liigi. Buli katale kabazannyi ekajjumbira nga ne ku luno yeekasoosemu.

Kiviiri ng'ali ku ttiimu y'eggwanga. Powers yamukansizza.

Kiviiri ng'ali ku ttiimu y'eggwanga. Powers yamukansizza.

MU kaweefube w'okulaba nga balemesa City Oilers okuddamu okutwala ekikopo kya liigi ya basketball, aba Power Basketball Club bongedde amaanyi mu ttiimu yaabwe bwe baguze abazannyi 3.

Power yalagiridde Libe Makala, Samuel Agutu ne Syrus Kiviiri nga bano yabagasse ku bazannyi abalala be babadde nabo sizoni ewedde. Power yaakawangula liigi ya basketball emirundi 5 nga yasemba okugitwala mu 2011.

Okuva Ben Komakech lwe yabaabulira n'agenda mu City Oilers, basiitaanye okukuwangula ekikopo. Sizoni ewedde yaleeta Brian Sivachi (okuva mu Nkumba), Geoffrey Soro (KIU), Mike Madol (UCU Canons), Amin Mkhosa (Savio, Tanzania), Philip Ameny (Warriors), Stephen Wundi (UCU Canons) ne David Opolot (okuva mu Our Savior) wabula era liigi n'egaana.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo