TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Ez'amakampuni e Jinja zeeyongeddemu ebbugumu

Ez'amakampuni e Jinja zeeyongeddemu ebbugumu

Added 14th March 2019

Ttiimu ya kkampuni ya Amazima School erina okulwana ennyo okweddiza ekikopo ky'amakampuni g'e Jinja oluvannyuma lw'abaaziwangulako okukomawo okuzeetabamu

 Christine Tina Atibo owa Blink Logistice ng'ayisa omupiira ku muzanyi wa Letshego omwaka oguwedde

Christine Tina Atibo owa Blink Logistice ng'ayisa omupiira ku muzanyi wa Letshego omwaka oguwedde

Bya BRUNO MUGOODA

BANNANTAMEGGWA b'empaka z'amakolero ge Jinja, aba Amazima School, baakufuna okuvuganya okw'amaanyi oluvannyuma lwa kkampuni ezaawangulako empaka zino okomawo.

MUBS Jinja ne Kakira Sugar Limited ze zaakomyewo era olwamaze okwewandiisa ne zisuubiza okussaawo okuvuganya okw'amaanyi zisobole okuddamu okusitukira mu kikopo kino.

Empaka z'omwaka guno zaakwetabwamu kkampuni 20 ezinabbinkana mu mizannyo egy'enjawulo okuli, omupiira, volleyball n'emisinde.

Ssentebe w'akakiiko akategesi, Erisa Kakaire, yategezezza nti basuubira kkampuni zonna okukuuma empisa n'okukwata obudde.

"Tetwamalangayo mipiira egimu olwa kkampuni ezimu okutuuka ekikeereezi. Ku luno, kkampuni etaatukire mu budde ng'egyibwako obubonero," Kakaire bwe yannonnyodde.

 Empaka zisuubirwa okutwandika nga March 31.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sosimu Twesiga

Abalima ebikozesebwa mu kus...

ABALIMA ebikozesebwa mu kusogola omwenge balaajanidde gavumenti ne bagisaba okuddiriza ku mateeka g'omuggalo ku...

Rtd. Sgt. Kyazike

Owa UPDF gwe baafera asobeddwa

EYALI omuserikale w'eggye lya UPDF abafere baamulimba okumuguza enju oluvannyuma ne bamwefuulira ne bamukuba kalifoomu...

Museveni

Obuwumbi 11 ez'abasomesa mmye

ABASOMESA balojja ennaku gye bayitamu oluvannyuma lwa ssente pulezdienti ze yawa SACCO yaabwe bwe zabbibwa ne bamusaba...

Aba bodaboda ku siteegi y’e Makerere nga bajjuza obukonge bwa Gabula Ssekukkulu, Ku ddyo ye Donozio Ssempeebwa ssentebe waabwe.

Bukedde bw'agabula tewali a...

ABAVUZI ba bodaboda nabo beegasse ku bantu abalala okukunga bannaabwe okwetaba mu kujjuza akakonge ka Gabula Ssekukkulu...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka ku mukolo gw'okukuyega abakulembeze mu Mbale.

Ab'e Mbale basabye Museveni...

MUSEVENI bwe yabadde mu Bugisu baamubuulidde ebintu ebikulu bye baagala akole olwo basobole okumuyiira obululu...