TOP
  • Home
  • Mupiira
  • N'ogwa wiikendi Keita tasuubirwa kuguzannya

N'ogwa wiikendi Keita tasuubirwa kuguzannya

Added 30th March 2019

Keita, alinamu obuvune ekitiisizza Klopp okumussa mu bazannyi abagenda okuzannya Spurs enkya ku Ssande.

 keita

keita

LIVERPOOL ekyaza Spurs enkya ku Ssande mu Premier, mu mupiira gw'erina okuwangula wabula ssita waayo Naby Keita era alekeddwa bbali ku lukalala lw'abazannyi olukoleddwa olw'abagenda okuguzannya.


Wiiki ewedde, ensi ez'enjawulo gye zaabeeredde nga zittunka mu mpaka ez'enjawulo, ye Keita teyazannyidde Guinea gy'asibuka olw'obuvune. Wadde nga mu Liverpool gy'azannyira ogw'ensimbi yabadde azzeemu okutendekebwa, ye Jurgen Klopp akyamulese bbali okumuzannyisa.


Enkya, bazannya Spurs era buli omu yandibadde asuubira nti y'omu ku bazannyi abandyesigamiziddwaako singa Liverpool eba yaakuwangula mupiira. Abazannyi abasuubirwa okugutandika enkya nga bazannya Spurs n'abo abanaabeera ku katebe kuliko;  Alisson, Alexander-Arnold, Van Dijk, Matip, Robertson, Fabinho, Wijnaldum, Milner, Mane, Salah, Firmino, Mignolet, Lovren, Moreno, Henderson, Lallana, Shaqiri, Sturridge, Origi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bannalotale mukwatizeeko Ka...

OMUBAKA wa gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza akubirizza Bannalotale beeyambise omutima gw'ekibiina kyabwe...

Embeera y'amasiro nga bwegali mu kiseera kino

Omuwanika wa Buganda Waggwa...

OMUMYUKA ow’okubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda,Robert Waggwa Nsibirwa bwe yabadde asoma embalirira...

Abakozi abakolera mu Owino balaajanidde Gavumenti ku mmaali yaabwe

Abakolera mu Owino balaajan...

ABASUUBUZI abakolera mu katale ka St.Balikudembe balaze obutali bumativu olw'abeebyokwerinda okubagaana okutaasa...

Eyafumitiddwa ebiso nga bw'afaanana

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....

Nnamwandu Sarah Nassiwa ng'akungubagira bba

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....