TOP

"Sterling y'ansingira"

Added 10th April 2019

Van Dijk, agamba nti newankubadde waliwo abazannyi bangi aboolesezza omutindo sizoni eno, naye Sterling abakira bonna.

 sterling

sterling

OMUZIBIZI wa Liverpool, Virgil van Dijk ategeezezza nga bw'atejjusa kulonda Raheem Sterling ng'omuzannyi amusingidde mu Premier sizoni eno.


Van Dijk, omu ku bazannyi abayambe Liverpool okubeera ku ntikko ya Premier, agamba nti newankubadde waliwo abazannyi bangi aboolesezza omutindo sizoni eno, naye Sterling  abakira bonna.


Sterling, Van Dijk ne Bernardo Silva be basuubirwa okuvuganya ku ngule y'omuzannyi asinze wabula Van Dijk agamba nti; "Abazannyi bonna mu Premier nzannyeko nabo naye Sterling, y'asingidde era nsanga obuzibu okumukuuma nga nsisinkanye Man City mw'azannyira."
Kyokka ye Sterling, yalonze kapiteeni Harry Kane.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...