TOP

Emery akoonyeemu sitampu

Added 10th April 2019

Arsenal eyagala kugula Umtiti okuva mu Barcelona.

Emery

Emery

UNAI Emery atendeka Arsenal ategeezezza nti waakusaba bakama be okumugulira Samuel Umtiti okuva mu Barcelona.

Ensimbi obukadde bwa pawundi 60 ze ziteekebwa ku muzannyi ono ng'era kigambibwa nti Arsenal y'eyagala okumugula. Emery agamba nti takirinaamu buzibu kumugula nsimbi ezo.

Ne Umtiti, anoonya ttiimu emuwa ennamba etandika oluvannyuma lwa Clemet Lenglet okumulyawo mu Barcelona.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bamukutte mu bubbi ne yeeka...

"Nnaliko omubbi ne mbuvaamu nga mu kiseera kino sirina mulimu wabula maama ampa buli kyetaago siraba lwaki nziba,...

Poliisi ekutte Sipapa

Poliisi ekutte Sipapa

Patrick Onyango omwogezi wa poliisi mu Kampala n'emiriraano bwe yatuukiriddwa ku ssimu yakakasizza okukwatibwa...

Abaserikale nga bakutte Kirumira.  Mu katono ku kkono ye Namulindwa n'omwana we gw'agamba nti Kirumira yamukubisizza waya z'amasannyalaze.

Abatuuze gwe balumiriza oku...

Kirumira yategeezezza nti abantu abakubira nsonga ng'omwana yamukubidde kutwala firimu ey'obuseegu ewuwe n'ekigendererwa...

Omugagga Katumwa

Omugagga Katumwa ayimbuddwa...

OMUGAGGA David Katumwa ayimbuddwa n’ayogera b’agamba nti bebali emabega w’okumusibisa. Katumwa okuyimbulwa baamuggye...