TOP
  • Home
  • Emisinde
  • Abaddusi balwanira bifo ku ttiimu y'eggwanga

Abaddusi balwanira bifo ku ttiimu y'eggwanga

Added 14th April 2019

Abaddusi ab'enjawulo bakyalwana okulaba nga balinnyisa omutindo ogunaabayamba okugenda ku ttiimu y'eggwanga eneekiika mu z'ensi yonna

 Abamu ku baddusi mu kutendekebwa e Namboole ku Lwomukaaga.

Abamu ku baddusi mu kutendekebwa e Namboole ku Lwomukaaga.

 

NGA Uganda yeetegekera emisinde gya All Africa Games  eginaayindira e Morocco mu August,  ne World Championships eginabeera mu Doha Qatar mu September, abaddusi bakyagenda mu maaso n'okulwanira ennamba ku ttiimu y'eggwanga.

UAF  kyateekawo okutendekebwa kwa mirundi 14 okusobola okuyamba ku baddusi okufuna omutindo mu mpaka ez'enjawulo era guno omulundi gwakuna.

Omu ku baddusi Shida Leni, yayongedde n'amenya likodi bwe yadduse emisinde gya mmita 400 mu sikonda 52.00, okusinga ku likodi gye yateekawo omwaka oguwedde eya sinkonda 52.14.

 hida eni Shida Leni

 

Leni yategeezezza Bukedde nti yandibadde akola bulungi n'okusingawo, naye banne tebannafuna mutindo  sso nga be baali bamuyambye okwongerako.

‘'Abaddusi beenvuganya nabo mu misinde gino bakyali banafu  nnyo, ate nga bebalina okunnyamba okwongerako, kuba bw'emba nziruka be nnina okwepimirako,"Leni bwe yannyonnyodde, n'agattako nti abatendesi ba kiraab ez'enjawulo basaana okwongeramu amaanyi kuba abaddusi abasinga bakyali banafu, ate ng'obudde budduka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...

Trump ne Biden

Omugagga asasulidde abasibe...

OMUSAJJA bifeekeera, omu ku basinga obugagga mu Amerika akutte doola obukadde 16 n’asasulira abasibe 32,000 engassi...

Abawagizi ba Rukutana nga bajaganya

Engeri ebya Rukutana gye bi...

EBY’OBULULU bw’e Rushenyi bikyuse minisita Mwesigwa Rukutana bw’alangiddwa ng’eyawangudde akalulu k’essaza lino...

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....