TOP

Sarri ali ku puleesa

Added 16th April 2019

Chelsea, yakubiddwa Liverpool ku wiikendi ekyongedde okussa akazito ku mutendesi waayo

 Sarri, atendeka Chelsea

Sarri, atendeka Chelsea

PULEESA yeeyongedde eri omutendesi wa Chelsea, Maurizio Sarri oluvannyuma lw'okukubwa Liverpool (2-0) ku Ssande.


Ekyayongedde okwongera obusagwamu kiwundu, kye ky'okuba nga Arsenal yawangudde Watford (2-0) ku Mmande n'egiggya mu bana abasooka mu Premier.


Kati abakulira Chelsea, batandise okulowooza ku ky'omusikiza omutendesi omulala era kigambibwa nti balinze kulaba ttiimu bw'eneekola mu mipiira egisigaddeyo sizoni eno olwo banoonye eky'okumukolera.


Wabula omu ku batendesi, Javi Gracia owa Watford gwe babadde batunuulidde ate naye yakubiddwa Arsenal. Abalala abali ku lukalala lw'abatendesi be baagala kuliko; Nuno Espirito Santo owa Wolves ne Frank Lampard eyagizannyirako wabula nga kati atendeka Derby County.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu