TOP

Bamuwumizza eng'uumi n'awunga

Added 30th April 2019

Kanyama w'omu bbaala awumizza omusituzi w'emigugu eng'uumu emulese ng'aboyaana

 Kalifan Miti (ku ddyo) ng’ayolekezza Yasin Kakungulu eng’uumi

Kalifan Miti (ku ddyo) ng’ayolekezza Yasin Kakungulu eng’uumi

OMUGGUNZI  Kalifan Miti yalese abawagizi b'ebikonde basiriikiridde bwe yakubye munne eng'uumi eyabuze akatono okumuwogola oluba. Baabadde battunka mu lulwana olwabadde lusalawo kyampiyoni w'eggwanga mu buzito bwa ‘Middle'.

Miti, akola nga kanyama ku bbaala ya Orange County Club e Nateete, yawumizza Yasin Kakungulu, omusituzi w'emigugu mu katale k'e Jinja, n'amuleka ng'alaajanira ku ttaka mu laawundi eyookutaano.

 diifiri abata wakati ngalangirira alifan iti  ku buwanguzi Ddiifiri Sabata (wakati) ng'alangirira Kalifan Miti ku buwanguzi

 

 

Wano abawagizi we baasiriikiridde nga balowooza nti Kakungulu azirise, wabula oluvannyuma yeerwanyeeko n'asituka n'amalako laawundi omukaaga ze baabadde bagenda okuttunkira.

Miti yategezezza nti ebigambo Kakungulu byazse omwogerera bye byamukubizza nga kati obwanga abutunuuliza kuwangula musipi gw'eggwanga mu buzito bwe bumu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...