TOP

Ttiimu bagikubye ne balangira omutendesi ebisiraani

Added 3rd June 2019

Ttiimu bagikubye ne balangira omutendesi ebisiraani

Bya Joseph Zziwa

Luka FC 0-2 Kikajjo United FC

Kategula FC 2-0 Busaabala Road FC

St Pius FC 1-0 Kibiri United FC

ABAWAGIZI bavudde mu mbeera ne balangira omutendesi okuba n'ekisiraani oluvannyuma lwa ttiimu yaabwe okukubwa ka ttiimu kebaayise akanafu.

Gwabadde mupiira mu mpaka za Ssemuko Cup ogwazannyiddwa ku  kisaawe kya Masajja nga Luka FC emu ku ttimu ezitwalwa nga ezamaanyi yabadde ekyazizza Kikajjo United.

Gwabadde mupiira gwakubiri ogw'omuddiringanwa nga Luka FC ekubwa ekyaletedde abawagizi okulangira omutendesi waabwe Francis Kawuma okuba n'ekisiraani kuba yali mu ttiimu ya St Pius nga bagikuba kyokka bweyavaayo ekola bulungi atenga okuva lweyasala naggya mu Luka FC ebintu bitambula bubi.

Wabula ye Kawuma yategeezezza ng'abazannyi be bwebaamuswaza nga kati anoonya agula ttiimu waakiri asigale kuwagira buwagizi. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embeera y'amasiro nga bwegali mu kiseera kino

Omuwanika wa Buganda Waggwa...

OMUMYUKA ow’okubiri owa Katikkiro era Omuwanika wa Buganda,Robert Waggwa Nsibirwa bwe yabadde asoma embalirira...

Abakozi abakolera mu Owino balaajanidde Gavumenti ku mmaali yaabwe

Abakolera mu Owino balaajan...

ABASUUBUZI abakolera mu katale ka St.Balikudembe balaze obutali bumativu olw'abeebyokwerinda okubagaana okutaasa...

Eyafumitiddwa ebiso nga bw'afaanana

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....

Nnamwandu Sarah Nassiwa ng'akungubagira bba

Kamyufu afumise munne ebiso...

OLWAMAZE okufumita munne ebiso n’agenda nga yewaana nti, ‘mumaze naye agende yejjanjabe nga nange bwe ngenda okwejjanjaba’....

Ronald Kyobe ng'alaga emmwanyi ze. Ebifaananyi bya Ssennabulya Baagalayina

Abalimi b'emmwanyi e Lwaben...

ABALIMI b'emmwanyi mu ggombolola y'e Lwabenge e Kalungu kwe basinzidde okusaba Gavumenti nti tekoma kubakunga wazira...