TOP

Omuzannyi ne kitunzi tebakwataganye

Added 11th June 2019

Lozano ayagala kwegatta ku ManU ate kitunzi we ayagala kumutunda mu Napoli

 Raiola

Raiola

MUSAAYIMUTO Hirving Lozano takwataganye ne kitunzi we ku wa gy'alina okugenda. Omuzannyi ono asambira mu PSV Eindhoven eya Budaaki wabula nga ye, nzaalwa y'e Mexico. Kitunzi we ye Mino Raiola amanyiddwa nga ‘super agent'.

 ozano Lozano

 


Akalenzi kano kagamba nti kaagala kuzannyira ManU kyokka nga kitunzi we agamba nti kikafuuwe omuzannyi we okugendayo waakiri waakumuguza Napoli. Carlo Ancelotti atendeka Napoli yamaze dda okwogera ne Raiola era baatandise enteeseganya.


Wadde nga ManU eky'okugula omuzannyi ono yasiinyaako kisiinye, ye omutima guli mu yo era abamuli ku lusegere bagamba nti yandirwawo okukkiriza  eby'okwegatta ku Napoli.


Kyokka ne Raiola yeetegese okumumatiza nga singa anaaba tayagadde Napoli, waakiri anaagenda mu PSG.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....