TOP

Lufula FC ekyabinuka lwa kwesogga liigi ya Kampala

Added 11th June 2019

TTiimu ya Lufula FC yawangudde Mustungs FC ne yeesogga liigi ya Kampala

 Abazannyi ba Lufula, abaatandise omupiira ogwasembyeyo mu liigi y'ekibinja ekyokuna. Lufula yawangudde Mustungs FC ggoolo 1-0 ne yeesogga liigi ya Kampala Ligyoni

Abazannyi ba Lufula, abaatandise omupiira ogwasembyeyo mu liigi y'ekibinja ekyokuna. Lufula yawangudde Mustungs FC ggoolo 1-0 ne yeesogga liigi ya Kampala Ligyoni

Bya Tom Lubulwa

Nabweru United FC 2-3 Super Heroes FC

Lufula FC 1 - 0 Mustungs FC.

Abasambi n'abawagizi ba Lufula bakyabinuka masejjere oluvannyuma lw'okwesoga liigi ya Kampala Ligyoni. Ggoolo eyabawadde essanyu yazze omupiira gugenda kuggwa.

Baabadde ku kisaawe e Kanyanya, mu gumu ku mipiira egyakomekkerezza liigi y'ekibinja ekyokuna mu divizoni y'e Kawempe.

 atrick ukiibi ku kkono owa ufula  ngasiba omupiira mu maaso ga erald gweno Patrick Mukiibi (ku kkono), owa Lufula, ng'asiba omupiira mu maaso ga Gerald Ogweno

 

Omupiira Mustungs yagutandise na nnumba ez'okumukumu, kyokka ne balemwa okukuteeba. Ekitundu ekisooka kyakomekkerezeddwa nga tewali alina ggoolo, wabula ng'ebula eddakiika 10,  Lufula n'efuna ggoolo eyamaze eggobe mu kibya.

Lufula yazze mu mupiira guno ng'enoonya buwanguzi bwokka, nga singa bakubwa, ate Heroes n'ewangula,  baandibadde mu maziga. Lufula yamalidde ku  bubonero 74 ate Heroes 73.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...

Minisita Kuteesa

Minisita Sam Kuteesa ayanju...

MINISITA w'enkolagana y'amawanga g'ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ayanjudde lipooti ku bwegugungo obwaliwo nga November...

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'...

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa...

Bakiraaka ba kkooti nga bambadde yunifoomu.

Baleese yunifoomu z'abakozi...

Kaweefube w'okulwanyisa obuli bw'enguzi, essiga eddamuzi limukwasizza maanyi bwe litongoza  yunifoomu  egenda okwambalibwa...