TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Vision Group ebulamu obukodyo mu kubaka n'omupiira

Vision Group ebulamu obukodyo mu kubaka n'omupiira

Added 14th July 2019

Ttiimu ennonderere okuva Mbarara eraze Vision Group nti mu mizannyo ekyali wala nnyo

 Hussein Bukenya (ku owa Vision Group, ne Arafat Nsubuga (ku ddyo) owa ttiimu enonderere okuva e Mbarara.

Hussein Bukenya (ku owa Vision Group, ne Arafat Nsubuga (ku ddyo) owa ttiimu enonderere okuva e Mbarara.

 

Mu kubaka

Vision Group 14-34 Mbarara Select team

Mu mupiira:

Vision Group 1-2 Mbarara Municipality Youth team

GGOOLO ya Arafat Nsubuga, owa  Mbarara Municipality Youth Team, yasazizzaamu eya Benjamin Mayanja owa Vision Group eyayoose okulengera akatimba ng'ekitundu ekisooka kyakatambulako eddakiika mbale.

Omupiira guno gwabadde gwa mukwano ku kisaawe e Namboole, abasambi abalonderere okuva mu mpaka za ‘Mbarara Municipality Youth Sports Galla', bwe beekozeemu ttiimu eyattunse  n'eya Vision Group, efulumya ne Bukedde.

amugisha ku kkono abushenga  e ambooleKamugisha (ku kkono) ne Kabushenga e Namboole

 

Akulira emirimu mu Vision Group, Frank Kabushenga yasiimye omutindo ogwayoleseddwa abazannyi b'enjuyi zombi, n'ategeezza ng'emipiira gy'omukwano bwe giyamba okuggyayo ebitone by'abavubuka, kuba bangi balina ttalanta mu mizannyo egy'enjawulo, wabula nga tebalina we zooleseza.

Bbaasi z'abawagizi mukaaga ze zaavudde e Mbarara, nga zaabadde zikulembeddwamu amyuka ssentebe wa NRM mu kitundu ekyo, Herbert Kamugisha.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...