TOP

Cranes ewanguddwa ttiimu ya Kitara

Added 21st July 2019

Ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes, ewanguddwa ttiimu ennonderere okuva mu Kitara, omutendesi Mubiru n'alaga ebituli by'okuziba

Patrick Kaddu (mu maaso) ng’asala omuzibizi wa Kitara Richard Ejama

Patrick Kaddu (mu maaso) ng’asala omuzibizi wa Kitara Richard Ejama

Bya Fred Kisekka

Cranes Regional Tour

Kitara Select 1-0 Cranes

Lwamukaaga mu za CHAN

Somalia - Uganda

Abawagizi ba ttiimu ya Kitara katono bafe essanyu oluvannyuma lw'okumegga Cranes 1-0, mu mupiira gwa Cranes Regional Tour, ogwabadde ku Booma Grounds e Hoima.

Kitala yatandikidde mu ggiya ng'erumba Cranes obuteddiz,a era wano abawagizi we baatandikidde okuwaga nti wadde ttiimu yaabwe etwalibwa ng'ey'ekyalo, esobola okuwangula Cranes.

 bdallah ubiru omutendesi wa ranes Abdallah Mubiru, omutendesi wa Cranes

 

Abazannyi kirabika emizira gyabazizzaamu amaanyi okukkakkana nga Vincent Kisoko  abateebedde mu ddakiika ey'a 42.

Oluvannyuma omutendesi wa Cranes, Abdallah Mubiru, yategeezezza nti agenda kwongera amaanyi mu lugoba oluteebi, kuba abazannyi be baasubiddwa emikisa njolo.

 enry ama omutendesi wa ttiimu ya itara Henry Gama, omutendesi wa ttiimu ya Kitara

 

Cranes yeetegekera Somalia bwe battunka mu z'okusunsulamu abalizannya CHAN ez'omwaka ogujja . Omupiira gwakubeera Djibouti ku Lwomukaaga nga July 27, oluvannyuma lwa CAF okugukyusa okuva mu kibuga Mogadishu, olw'ebyokwerinda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga awabudde A...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...