TOP

Abdallah Mubiru atandise okubangula abateebi

Added 24th July 2019

Abdallah Mubiru atandise okubangula abateebi

Abazannyi ba KCCA FC abaabadde e Rwanda mu mpaka za CECAFA Kagame Cup eggulo lya leero beegasse ku bannabwe mu nkambi e Naalya okwetaba mu kutendekebwa okwetegekera Somalia mu mupiira ogusooka ogw'okusunsula abanaazannya egy'ebibinja mu mpaka za CAF eza CHAN 2020.

Abeegasse ku nkambi akawungeezi kwe kuli Nicholas Kasozi, Charles Lukwago, Sadam Juma, Filber Obenchan, Mustafa Kizza, Muzamir MutyabaA ne Allan Okello.

Leero omutendesi Abdallah Mubiru ayingidde olunaku olwokubiri okubangula ttiimu eno ng'essira alissa ku kuteeba.

Enkya (Lwakusatu) ttiimu eno egenda kusamba omupiira ogw'okwegezaamu ogwokusatu ne Proline FC ku makya e Lugogo ku kisaawe kya Star Times.

Egyasoose okwegezaamu, Cranes ya CHAN yawangudde URA FC ku ggoolo 1-0 ate n'ekubwa 1-0 aba Hoima mu mupiira gya Cranes Na Mutima ku Lwomukaaga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...