TOP

Klopp agaanyi okuzza Coutinho

Added 25th July 2019

Klopp atendeka Liverpool agamba nti newankubadde Coutinho muzannyi mulungi, talina kirowoozo kigula winga obudde buno.

Klopp

Klopp

JURGEN Klopp asambazze ebigambibwa nti Liverpool egenda kuddamu okugula Philippe Coutinho.

Coutinho, yeegatta ku Barcelona mu January w'omwaka oguwedde nga kati kigambibwa nti yandiva mu ttiimu eno wadde ng'awanguliddeyo ebikopo bya La Liga bibiri wabula ffoomu ye, ekyagaanyi okumukka.

 outinho Coutinho

 

Ku Lwokusatu, Jamie Carragher eyazannyirako Liverpool yategeezezza nti yandyagadde Coutinho akomewo mu Liverpool wabula Klopp agamba nti newankubadde akikkiriza nti Coutinho muzannyi mulungi era asobola okugya mu ttiimu ye yonna gye baba bamutaddemu n'akola bulungi wabula mu Liverpool, takyasobola kumuzza kuba okumugula, yeetaaga nsimbi nnyingi z'atalinaawo kati.

"Abaagala Coutinho akomewo mu Liverpool bali ku byabwe kuba essaawa eno, sinnalowooza ku kyakugulayo winga yenna," Klopp bwe yategeezezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.

Bobi Wine agudde mu lukwe l...

Asimbudde Fort Portal kumakya olwaleero n’agenda e Bundibugyo kyokka tebamuganyizza kutuuka mu kibuga wakati

Walukagga ne muwala we e Maya.

Omuyimbi Walukagga awonye o...

Omuyimbi Mathias Walukagga alula. Ku Mmande, Walukagga yasiibye ku kitebe kya poliisi e Bukoto ekya Crime Intelligence...