TOP

Abemisinde balinze gya Afrika

Added 29th July 2019

Abaddusi ab'enjawulo bacacanca oluvannyuma lw'okutuusa obudde obunaabasobozesa okwetaba mu mizannyo gya Afrika

 Abaddusi nga bavuganya mu mita 800 e Namboole. Ku dyo (220) ye Halima Nakaayi eyagiwangudde

Abaddusi nga bavuganya mu mita 800 e Namboole. Ku dyo (220) ye Halima Nakaayi eyagiwangudde

Kwabadde kucacaanca mu baddusi abaakutte ebisaanyizo eby'etaagisa okugenda mu mizannyo gya Afrika era kati beesunga kukiikirira ggwanga.

Bino bye bimu ku byabadde e Namboole mu misinde gya National Truck and Field Championships ezaamaze ennaku bbiri nga zetabiddwamu abaddusi abasoba mu 300 nga bavuganyiza mu kiraabu zaabwe.

Shida Leni (Police) ye yasinze okwatiikirira bwe yamenye likodi z'eggwanga bbiri mu misinde gino nga yasookedde ku yiye eya mmita 400 gye yateekawo mu May eya sikonda 51:55 nga kati yaziddukidde 51:47. Yazzizzaako eya mmita 200 ebadde emaze emyaka 12 nga yateekebwawo Justine Bayiga mu 2007 mu Khartoum ekya Sudan. Bayiga yaddukira sikonda 23:46 sso nga Leni yaddukidde 23:43.

Emizannyo gya Afrika gyakubeerawo wakati wa August 19-31 mu kibuga  Rabat ekya Morocco.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Micheal Kinene Akomyewo na ...

Micheal Kinene Akomyewo na Nkuba mpya Omuyimbi Micheal Kinene akomyewo na nkuba mpya oluvannyuma lw'okumala...

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...