TOP

Abeebikonde beeyongeddemu ebbugumu

Added 29th July 2019

Ttiimu y'eggwanga ey'ebikonde, The Bombers eyongedde okwekkiririzaamu bw'eweereddwa ebyokweyambisa nga yeetegekera emizannyo gya Africa

 Batantu (ku kkono)Fifi Fhiona ne Muhangi

Batantu (ku kkono)Fifi Fhiona ne Muhangi

Bya Fred Kisekka

TTIIMU y'eggwanga ey'ebikonde ‘The bombers' yeeyongedde ebbugumu  bw'ekubiddwa enkata ya bukadde 20 zigiyambe okwongera okwetegekera emizannyo gya Afrika.

Ensimbi zino, zaweereddwaayo mu bintu eby'enjawulo omuli; giraavu, obukooti obuziyiza omuzannyi okukubwa eng'uumi na'funa obuvune mu kifuba, engatto, emijoozi, n'ebirala, nga byaweeredwaayo kkampuni ya BetOn.

Moses Muhangi pulezidenti wa UBF, ekibiina ekivunaanyizibwa ku muzannho guno mu ggwanga, yagambye nti obuyambi bwe baafunye bwongera okulaga nti ebikonde birina webituuse.

Fifi Phiona Namiiro, owa kkampuni eno, yagambye nti bakwongera okudduukirira ebikonde singa entalo zinnaggweramu ddala.

Abazannyi 25 be baali mu nkambi nga beetegekera emizannyo gya Afrika egigenda okuzannyibwa wakati wa August 6 ne13, mu kibuga Rabat ekya Morocco.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...