TOP

Babawadde ebikozesebwa mu mupiira

Added 30th July 2019

Aba Airtel badduukiridde esomero ly Emmanuel College n'ebintu eby'enjawulo ebikozesebwa mu mupiira.

 Okuva ku kkono ye Faith Bagonza,Charity Rwabutomize,Nathan Balinda nga bakwasa Elivis Musoka ne Paul Kibuga emipiira n'obutimba bwa ggoolo.

Okuva ku kkono ye Faith Bagonza,Charity Rwabutomize,Nathan Balinda nga bakwasa Elivis Musoka ne Paul Kibuga emipiira n'obutimba bwa ggoolo.

Essanyu kata litte abazannyi ba Emmanuel College ku kisaawe, oluvannyuma lwa kkampuni ya Airtel okubayiwamu ebikozesebwa mu mupiira.

Bano baaweereddwa ebintu omuli; obutimba bwa ggoolo, emipiira n'ebikondo bya ggoolo. Okusinziira ku Faith Bagonza, omwogezi wa Airtel enkola eno ya kuyamba okutumbula ebyemizannyo naddala mu masomero nga bayita mu kaweefube waabwe ow'okuzuula ebitone ebipya.

Ttiimu okuva mu ligyoni ya Kampala okuli: St. Juliana Gayaza, St. Andrews Kaggwa, Lubiri High School ne St. Mary's Academy ze zimu ku zigenda okuganyulwa mu nkola eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...