TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Napoli yeenyize mu lwokaano okugula Zaha

Napoli yeenyize mu lwokaano okugula Zaha

Added 1st August 2019

Napoli egamba nti Arsenal yagitutteko Pepe kati k'egulemu Zaha.

Zaha

Zaha

Napoli yeenyize mu lwokaano lw'okugula omuteebi Wilfried Zaha owa Crystal Palace.

Omuzannyi ono, Arsenal erudde ng'emuperereza wabula ng'ensimbi ze yali eyagala okumugula, Crystal Palace n'ezigaana. Olwokaano lwayingiramu Everton ne Chelsea  wabula kati Napoli ebeenyizeemu.

Omutendesi wa Napoli, Carlo Ancelotti agamba nti yabadde ayagala kugula Nicolas Pepe owa Lille wabula Arseal n'emubasooka kati kwe kuddira Zaha.

Zaha, yagamba dda bakam be bamutunde kyokka ng'abakungu ba Crystal Palace bagamba nti tebajja kutunda muzannyi waabwe, mu nsi zitamugyamu.

Napoli ereese obukadde bwa pawundi 60 kuba Everton eyali etutte obukadde bwa pawundi 55, baazigigobya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...