TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Abazannyi b'ekigwo balabudwa ku kuzanyira mu muddo

Abazannyi b'ekigwo balabudwa ku kuzanyira mu muddo

Added 6th August 2019

Abazannyi b'ekigwo ekinnansi bawonye okuzannyira mu muddo, bwe babaleetedde ekiwempe 'ekizungu'

 Omutendesi w'ekigwo ekizannyibwa mu Olympics, Nico Coetzee ng'alaga abatendesi be yabadde ayigiriza obukodyo mu muzannyo gw'ekigwo

Omutendesi w'ekigwo ekizannyibwa mu Olympics, Nico Coetzee ng'alaga abatendesi be yabadde ayigiriza obukodyo mu muzannyo gw'ekigwo

Pulezidenti w'ekibiina ky'omuzannya gw'ekigwo ekya Uganda Wrestling Federation (UWF), Salim Musoke akubirizza abazannyi n'abategesi b'ekigwo okukomya okumegganira ku muddo kubanga baleese ekiwempe ‘Ekizungu'.

Akubirizza n'abaddunkya omuzannyo guno okwettanira okukozesa abatendesi ne baddiifiri abaabanguddwa ku mutindo gw'ensi yonna.

Abyogedde aggalawo omusomo gw'abatendesi 15 ne baddiifiri bataano abaafunye ebbaluwa z'eddaala erisooka okuva mu kibiina ky'ensi yonna ekifuga omuzannyo gw'ekigwo, ekya United World Wrestling ogumaze wiiki emu mu wooteeri ya Imperial Royale mu Kampala.

Omusomo gwaddukanyiziddwa abatendesi Nico Coetzee (ow'abatendesi) ne Charles Villet (owa baddiifiri) okuva mu South Afrika, ne basuubiza aba UOC ne NCS okugutumbula mu ggwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...