TOP

Embogo ewuttudde emmamba ne yesogga semi finals

Added 7th August 2019

Embogo ewuttudde emmamba ne yesogga semi finals

Mu Bika bya Buganda e Wankulukuku;

Ogwazanyidwa

Mbogo 3-1 Namakaka

Bazzukulu ba Kayiira, Abembogo beesozze semi oluvannyuma lw'okuwandula aba Gabunga, Mmamba Namakaka ku mugatte gwa ggoolo 4-2.

Embogo yawuttudde Namakaka ggoolo 3-1 e Wankulukuku kyokka nga baakamala okukola amaliri ga 1-1 mugwasoose mu kisaawe kye kimu wiiki ewedde.

Bano kati bakuttunka ne ttiimu enebeera eyiseewo wakati we Ffumbe ne Mpindi ku Semi.  

Wabula aba Namakaka abakulembedwa omutendesi wabwe Cyrus Nsubuga bavudde mukisaawe nga tebamatidde olwa kye bayise omukomonsi we firimbi okugabira ssita wabwe Eric Ssebuguzi amanyidwa ennyo nga Buucca kaadi emyuffu gye beekwasa nti ye yabalemeseza okuwangula Embogo gye babade basobola okuwandula mu mpaka z'omulundi guno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu