TOP
  • Home
  • Rally
  • Musaayimuto azze awaga mu mpaka za ddigi

Musaayimuto azze awaga mu mpaka za ddigi

Added 13th August 2019

Oluvannyuma lw'okuwona obuvune, Gift Ssebuguzi akomyewo awera.

 Ssebuguzi ng'ali ku ddigi.

Ssebuguzi ng'ali ku ddigi.

Musaayimuto Gift Ssebuguzi nga mutabani wa Ronald Ssebuguzi kafulu mu kuvulumula mmotoka, olussuusu obuvune n'awaga nga bw'agenda okusitukira mu mpaka za Afrika eza ‘FIM Motoercross Championship' e Zimbabwe.

Gift Ssebuguzi, yafuna obuvune mu ssaabiro mu May era n'asubwa empaka za Mountain Dew Motorcross Championship eza laawundi eyookutaano ezaali e Busiika. Agamba nti akomyewo n'obukodyo bupya obugenda okumuwa obuwnaguzi.

 sebuguzi ku ddyo nabooluganda alon wakati ne tarv rland Ssebuguzi (ku ddyo) n'abooluganda Aalon (wakati) ne Starv Orland.

 

Mu kiseera kino, ttiimu ya ddigi eri Busiika mu kutendekebwa okw'akasameeme ng'eno Ssebuguzi gye yasinzidde okusuubiza abawagizi be nga bw'agenda okukima obuwanguzi e Zimbabwe.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mutumba eyakumye ku nnyumba ye omuliro ne mufiiramu bbebi we Nambooze

Akumye ku famire ye omuliro...

Ronald Mutumba okuva mu mbeera kiddiridde okukubira nga mukyala we Annet Mirembe amasimu nga tagakwata ate ng'olumu...

Abakulembeze mu Kawempe ben...

ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja...

"Abatakisi bafunye obukodyo...

POLIISI erabudde nti egenda kukola ekikwekweeto ku batakisi abasiize endabirwamu z’ebidduka byaber langi nga bagenderera...

Gav't ekkirizza abagwiira 1...

UGANDA ekkirizza abagwiira 165 abaali basiibirwa muno ng’eggadde ensalo olw’obulwadde bwa COVID 19 okudda ewaabwe....

Fred Enanga

Ettemu n'okusobya ku baana ...

EBIKOLWA by’ettemu n’okusobya ku baana bikudde ejjembe mu biseera by’okwekuuma obulwadde bwa ssenyiga era poliisi...