TOP

Mustafi wa Arsenal agenda

Added 20th August 2019

Roma eya Yitale, ye yagala okumuggya mu Arsenal

 mustafi

mustafi

ARSENAL yeetegese okutunda Shkodran Mustafi mu Roma, ng'akatale k'okutunda abazannyi mu Bungereza tekannaggalwawo. E Bungereza, okugula abazannyi kaggwa nga Premier tennaggulwawo wabula bakkirizibwa okutunda.

Agaliwo kati galaga ng'omutendesi Unai Emery bwali omwetegefu okumutunda kuba yafunye David Luiz okuva mu Chelsea.

Roma, y'esinze okumwesimbamu kuba yeetundako Kostas Manolas mu Napoli kyokka nga ne Dejan Lovren gwe baabadde baagala okugula okuva mu Liverpool, bayinza obutamufuna kuba obukadde bwa pawundi 26, Liverpool bwe yabadde emwagalamu, si beetegfu kubuwaayo.

Roma era nneetegufu, okwongera omuzannyi waayo Eden Dzeko endagaano empyaesobole okumusigaza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga awabudde A...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...