TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Omutendesi Ssimbwa agumizza abawagizi ba URA

Omutendesi Ssimbwa agumizza abawagizi ba URA

Added 22nd August 2019

Sam Ssimbwa atendeka URA essira alitadde ku lugoba oluteebi okusobola okuwangula liigi ya babinywera

 Abazannyi ba URA mu kutendekebwa

Abazannyi ba URA mu kutendekebwa

OMUTENDESI wa URA FC,  Sam Ssimbwa, agumizza abawagizi nti sizoni eno baakuvuganya ku kikopo kya liigi y'ababinywera.

Ssimbwa yategeezezza nti n'ekizubu ky'okuteeba  akisalidde  amagezi, kuba sizoni ewedde ttiimu ye yakolanga emikisa mingi mu ntabwe, kyokka n'eteebako mitono.

Yabadde  Gayaza ku kisaawe kya Hormisdalen, nga bazannyamu ogw'okwegezaamu ne Water FC, era obwedda afaalasira abazannyi okulumba ggoolo y'omulabe ku sipiidi n'okwelaba amangu nga beegabira omupiira mu ntabwe. URA yawangudde ggoolo 3-1.

"Tugenda kuyingira liigi n'ekigendererwa ky'okuvuganya ku kikopo oba waakiri okumalira mu bifo ebisatu (3) ebisooka", Simbwa bwe yategeezezza.

Mu liigi ya StarTimes Uganda Premeir League, URA eggulawo ne Maroons ku Lwokutaano nga August 30.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga awabudde A...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Ssennyonga musajja wa buggy...

Endiga z'omugenzi Augustine Yiga katono ziffe essanyu bwe zirabye ku musajja wa Katonda Bro. Ronnie Makabai owa...

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...