TOP

Okutemula okungi kubawanduzza mu mpaka

Added 27th August 2019

Okutemula okungi kubawanduzza mu mpaka

Bya Joseph Zziwa
 
ABAZANNYI ba Kisansa FC olwalabye nga omupiira gugaanye ne basalawo kuzannyisa ttemu ekintu ekitaabataasizza bwe batyo ne bawanduka mu mpaka.
 
Zaabadde mpaka za Luswata Cup ezazannyiddwa ku kisaawe kya Katwe eggulo nga Kimwanyi yabadde ekyazizza Kisansa ku mutendera gw'okusirisizaawo.
 
Kimwanyi yalabise bulungi era gwagenze okuwummula nga egukulembedde 1-0,mu kitundu eky'okubiri Kisansa yazze na pulaani yakutemula kyokka tekyagitaasizza okuggyako okwongera okutabula omutindo gwabwe okukkakkana nga bagyongedde ey'okubiri bwetyo newanduka.
 
Empaka zino zitegekebwa omwami Swaibu Luswata e Katwe n'ekigendererwa ky'okuzuula ebitone kwossa n'okugatta abantu,zetabiddwamu ttiimu 12 okuva mu Katwe nga omuwanguzi wakuweebwa sseddume we Nte ate ow'okubiri  Kimeeme w'embuzi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Muzaata

Sheikh Nuhu Muzaata otusadd...

Sheikh Nuhu Muzaata afudde ku Lwokutaano nga November 4, 2020. "Innalilahi wainailayhi Rajoun? Sheikh Nuhu Muzaata...

Sheikh Nuhu Muzaata.

Kitalo: Sheikh Nuhu Muzaata...

Sheikh Nuhu Muzaata afudde ku Lwokutaano nga December 4, 2020. "Innalilahi wainailayhi Rajoun? Sheikh Nuhu...

Sheikh Muzaata

Kitalo Sheikh Muzaata afudde

 KITALO SHEIKH MUZAATA AFUDDE Kitalo! Sheikh Nuhu Muzaata Bbate afudde!. Ono abadde mu ddwaaliro ya International...

Harriet Nakwedde eyagenze okulambula ku Bukirwa mu ddwaaliro.

Maama eyakubwa ttiyaggaasi ...

MAAMA w'abaana Justine Bukirwa 45, eyakubwa akakebe ka ttiyaggaasi mu mbugo ne kamwabikiramu, avundira mu kalwaliro...

Basajja ba Bobi be baakubyemu ttiyaggaasi nga babuna emiwabo.

Nobert Aliho musajja wa Bob...

Abawagizi ba Bobi Wine ababadde batambulira ku kabangali bakiguddeko poliisi bwebakubyemu obukebe bwa ttiyaggaasi...