TOP

URA erumbye Wakiso.

Added 2nd September 2019

Sam Simbwa oluvannyuma lw’okumegga Maroons e Namboole ku ggoolo 3-0, yalabula nga bw’agenda okukuba buli ekimusala mu maaso kuba ttiimu yakoledde.

 Abannyi ba URA nga bajaganya.

Abannyi ba URA nga bajaganya.

Vipers SC-Tooro United FC St Mary's Stadium

Express FC-Bright Stars FC Betway Muteesa II Stadium

Busoga United FC-KCCA FC FUFA Technical Centre-Njeru

Maroons FC-Kyetuma FC Luzira Prisons Ground

Wakiso Giants FC-URA FC Kabaka Kyabaggu Sports Stadium

Enkya ku Lwokubiri liigi ya Uganda eya ‘Startimes Uganda Premier League' lw'eddamu okutojjera oluvannyuma lw'okuggyibwako akawuuwo wiiki ewedde ku Lwokuna.

Omupiira gwa Wakiso Giants abaakesogga liigi gujja kubaako obugombe nga battunka ne URA FC. Wakiso Giants eyingira ensiike eno ng'eyagala kufuna buwanguzi bwa liigi obusooka oluvannyuma lw'okukubwa bannantameggwa ba liigi aba KCCA (1-0) e Lugogo ku Lwomukaaga.

 ronson subuga owa aroons ku kkono ngalwanira omupiira ne assan alega owa   mu gwa liigi e amboole Bronson Nsubuga owa Maroons (ku kkono) ng'alwanira omupiira ne Hassan Kalega owa URA FC mu gwa liigi e Namboole.

 

Wabula omutendesi wa URA FC, Sam Simbwa  oluvannyuma lw'okumegga Maroons e Namboole ku ggoolo 3-0, yalabula nga bw'agenda okukuba buli ekimusala mu maaso kuba ttiimu yakoledde.

Mu ngeri y'emu Busoga United eyigga buwanguzi busooka ng'ettunka ne KCCA e Jinja, Edward Golola omutendesi wa Vipers wakuttunka ne Wasswa Bbosa atendeka Tooro United e Kitende.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

UNEB ewadde abayizi wiiki 5...

MINISITULE y’ebyenjigiriza ewadde abazadde n’abayizi omwezi gumu okusasula ssente z’ebigezo n’okwewandiisa okukola...

Trump ne Biden

Omugagga asasulidde abasibe...

OMUSAJJA bifeekeera, omu ku basinga obugagga mu Amerika akutte doola obukadde 16 n’asasulira abasibe 32,000 engassi...

Abawagizi ba Rukutana nga bajaganya

Engeri ebya Rukutana gye bi...

EBY’OBULULU bw’e Rushenyi bikyuse minisita Mwesigwa Rukutana bw’alangiddwa ng’eyawangudde akalulu k’essaza lino...

Omuyimbi Pia Pounds yeekokk...

Sheilah Gashumba kirabika kati ye yeekwatiramu mu kukuba ebifaananyi

Malokwezza ne mukazi nga bajaganya

Tofiri Malokweza (92): Ayog...

Bw’OLABA omuntu ow’emyaka 92 tolemwa kutendereza Katonda ate ng’eno bwe weebuuza ekyama kye ekimusobozesezza okuwangaala....