TOP

Mubiru ayise abazannyi 27

Added 2nd September 2019

Denis Onyango y'omu ku bazannyi abayitiddwa okwetegekera omupiira gw'omukwano ku Ssande ne Kenya.

 Ttiimu ya Cranes.

Ttiimu ya Cranes.

Ku Ssande mu gw'omukwanao

Kenya-Uganda

OMUTENDESI wa ttiimu y'eggwanga ow'akaseera Abdallah Mubiru alangiridde ttiimu kabiriiti egenda okuttunka ne Kenya mu mupiira gw'omukwano mu kibuga Nairobi e Kenya nga September 8.

 ubiru Mubiru

 

Leero Abdallah Mubiru lw'alangiridde ttiimu y'abazannyi 27 ng'abamu babadde mu mpaka za AFCON ezibadde e Misiri ssaako n'abazannyi abazannya empaka za COSAFA e South Afrika.Wabula omuzannyi ow'enjawulo ateereddwa ku lukalala ye Fahad Bayo eyakeegatta ku Vipers sizoni eno.

Abazannyi b'awaka bakutandika okutendekebwa ku Lwokuna, wabula abazannyi abalala bakubegattako e Kenya.

Abazannyi abayitiddwa kuliko; Onyango Denis (Mamelodi Sundowns, South Africa), Lukwago Charles (KCCA FC), Odongkara Robert (Horoya AC, Guinea), Mutakubwa Joel (Kyetume FC), Willa Paul (Vipers SC), Kizza Mustafa (KCCA FC), Ochaya Joseph (TP Mazembe, DR Congo), Awany Timothy ( FC Ashdod, Israel), Jjuuko Murushid (Wydad Casablanca, Morocco), Revita John  (KCCA FC), Mujuzi Mustafa (Proline FC), Lwaliwa Halid (Vipers SC), Kasozi Nicholas ( KCCA FC), Lwanga Tadeo ( Tanta FC, Egypt), Lumala Abdu (Pyramids FC, Egypt), Kizito Luwagga ( (Shaktar Karagandy, Kazakhstan), Miya Faruku ( Konyaspor, Turkey), Kyambadde Allan ( El Gouna FC, Egypt), Kayiwa Allan ( Vipers SC), Aucho Khalid (El Miskir FC, Egypt), Okello Alan (KCCA FC), Mutyaba Muzamir ( KCCA FC), Okwi Emmanuel (Al Ittihad, Egypt), Kaddu Patrick (KCCA FC) ne Bayo Fahad (Vipers SC).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...