TOP
  • Home
  • Ebirala
  • Bugema erinze Kyambogo mu liigi ya yunivasite

Bugema erinze Kyambogo mu liigi ya yunivasite

Added 9th September 2019

Yunivasite y'e Bugema ewera kwesasuliza ku y'e Kyambogo

 Medie Nyanzi, atendeka Bugema, ng'awa abazannyi obukodyo

Medie Nyanzi, atendeka Bugema, ng'awa abazannyi obukodyo

Lwakusatu mu Pepsi University League

Bugema - Kyambogo, e Bombo

TTIIMU ya yunivasite y'e Bugema ezzeemu okusisinkana eya Kyambogo, mu mpaka za Pepsi Universty League, n'ekigendererwa ky'okugyesasuza olw'okugisubya fayinolo ya sizoni ewedde.

Baasoose kusisinkana ku semi sizoni ewedde, Kyambogo n'ewandulamu Bugema ku mugatte gwa ggoolo 3-0.

Omutendesi wa Bugema, Medie Nyanzi, yaweze nga bwe balina okwesasuza Kyambogo olw'okubaswaliza mu maaso g'abawagizi baabwe.

"Abazannyi mbawadde ebiragiro n'obukodyo bwonna era tulinze ffirimbi yokka,"  Nyanzi bwe yategeezezza.

Wabula n'aba Kyambogo bawera kudda mu biwundu bya Bugema, ku luno babasubye okutuuka wadde ku semi.

Ensiike eno ya ‘quarter' nga yaakuzannyibwa ku kisaawe e Bombo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo