TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Kategula FC yeesunga kusitukira mu Ssemuko Cup

Kategula FC yeesunga kusitukira mu Ssemuko Cup

Added 9th September 2019

Ttiimu ya Kategula ewangudde Kibira FC ne yeesogga fayinolo ya Ssemuko Cup era erinze kuttunka ne Black Street FC

 Ggoolokipa wa Kategula FC ng'anywezezza omupiira

Ggoolokipa wa Kategula FC ng'anywezezza omupiira

 

Bya Joseph Zziwa

Kibira FC 0-3 Kategula FC

TTIIMU ya Kategula olugobye omupiira ogwagitutte ku fayinolo, omutendesi n'awera nga bwe watakyali  ttiimu eyinza kubalemesa kikopo.

Baabadde mu mpaka za Ssemuko Cup ku kisaawe ky'e Masajja, ku Ssande, Kategula n'ewangula Kibira FC ggoolo 3-0.

Kategula yazannye bulungi okuviira ddala mu kitundu ekisooka era gwawumudde egukulembedde 1-0, ate mu kitundu ekyokubiri n'ekiggala, ng'enjogera y'ensangi zino, bwe yateebye ggoolo endala  2.

Ku fayinolo baakuzannya Black Street FC.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....