TOP

Umtiti tamatira Arsenal

Added 10th September 2019

Umtiti agamba nti kuva buto ng'ayagala kuzannyira Barcelona mwali era eby'okuzannyira Arsenal tannakirowoozaako.

Umtiti

Umtiti

OMUZIBIZI wa Barcelona, Samuel Umtiti agamba nti tannafuna kirooto kizannyira Arsenal.

Mu katale k'abazannyi akaakaggwa, amawulire gaayiting'ana nti Umtiti yandyegatta ku Arsenal era ne wabaawo abaabijweteka nti Alexandre Lacazette, omuteebi wa Arsenal y'omu ku baali bamuperereza okwegatta ku Arsenal.

Lacazette ne Umtiti, baazannyako bombi mu Lyon era kyali kiteeberezebwa nti baayagala bamukozese asikiriize Umtiti okwegatta ku Arsenal.

Mu kiseera ekyo, Arsenal yali eyigga muzibizi era yakomekkereza eguze David Luiz okuva mu Chelsea.

Wabula Umtiti bwe yabuuziddwa ku nsonga z'okupererezebwa Arsenal yasoose kuseka oluvannyuma n'ategeeza nti tafunanga kirooto kuzannyira Arsenal era talikifuna. "Nakula ndoota kuzannyira Barcelona era sinnafuna kirowoozo kugivaamu," Umtiti bwe yategeezezza n'ayongerako nti osanga bo baali bamwagala nga ye tamanyi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...