TOP
  • Home
  • Ebikonde
  • Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya mu bikonde

Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya mu bikonde

Added 17th September 2019

Kiraabu ya COBAP eraze ginnaayo okuva e Kenya nti ekyali ya bigere mu bikonde, bw'ewumizza abazannyi baayo n'ebaleka mu kkubiro

 Martin Okayi (ku kkono) owa COBAP ng'attunka ne Munnakenya George Odhiambo

Martin Okayi (ku kkono) owa COBAP ng'attunka ne Munnakenya George Odhiambo

Bya FRED KISEKKA

KIRAABU y'ebikonde eya COBAP yawumizza Kongowea eya Kenya n'egireka ng'egyasimula bugolo.

Baabadde battunka mu  bikonde eby'omukwano eyabumbujjidde ku ‘Club Connect Point' e Kawaala.  Kiraabu zombi zeetegekera ennwaana ez'enjawulo mu mawanga gaazo.

COBAP mu kiseera kino yeetegekera mpaka za ggwanga eza ‘National Inter-Mediates Boxing Championship' ezigenda okutandiika ku nkomerero y'omwezi guno, ate  Kongowea yeetegera za 'Usafi Boxing Championship' eziri ku kalenda y'ebikonde eya Kenya.

 "Ndi mumativu n'omutindo gwe twayolesezza  kuba guwa essuubi. Singa tukuuma omutindo gwaffe, ebikopo bituli mu ttaano," Lawrence Kalyango, atendeka COBAP, bwe yagambye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC Kirabira ne ssentebe Matia Bwanika nga batema ddansi. EBIFAANANYI BYA PETER SSAAVA

CAO wa Wakiso atabaganyizza...

Akabaga kano akaabaddewo ku Lwokuna ku Maya Nature resort mu ggombolola y'e Nsangi e Wakiso, keetabiddwaako abakulira...

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...