TOP

Bawangudde okulaba Formular 1

Added 27th September 2019

Bannamukisa babiri bawangudde akalulu akabatwala mu kibuga Abu Dhabi okulaba empaka za mmotoka za Fomula 1 e Yas Marina mu December.

 Christophe Vanier (ku kkono), Eugene Batha, ne Herbert  Bashasha nga bazannya akalulu okutwala bannamukisa okulaba mmotoka z'empaka za Fomula 1 e Yas Marina. Babadde ku kitebe kya City Tyre mu Kampala

Christophe Vanier (ku kkono), Eugene Batha, ne Herbert Bashasha nga bazannya akalulu okutwala bannamukisa okulaba mmotoka z'empaka za Fomula 1 e Yas Marina. Babadde ku kitebe kya City Tyre mu Kampala

Bya SILVANO KIBUUKA

Bannamukisa babiri bawangudde akalulu akabatwala mu kibuga Abu Dhabi okulaba empaka za mmotoka za Fomula 1 e Yas Marina mu December.

Hardware World ne Cheap General Hardware (nga zino kkampuni) be badde abawanguzi mu kalulu akazannyiddwa enkya ya leero ku kitebe kya City Tyres mu Industrial Area.

Abawanguzi baweze bana nga bano beegasse ku James Bond Kunobere ne Musa Uthman Rukundo abaasooka okuwangula ng'ebulayo bana okuweza omunaana ogugenda okukiikirira Uganda mu kuwagira empaka ezo.

Ate Samuel Gira, awangudde okuddaabiriza mmotoka, Julius Gaulira awangudde liita z'amafuta 50 ate Joselyn Kemigisa n'awangula eky'eggulo ku Café Javas.

Akalulu keetabiddwaako abakungu ba kkampuni ya Pirelli, Eugen Batha ne Christophe Vanier abategeezezza nti emipiira gya Fomula 1 gyongezeddwa ku liimu okuva ku yinsi 17 okudda ku 18 era nti bafulumizza n'ebika bya Pirelli eby'emmotoka endala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....