TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Nanyondo ne Nakayi battunka ku semi mu misinde

Nanyondo ne Nakayi battunka ku semi mu misinde

Added 28th September 2019

Nanyondo ne Nakayi badduse eggulo era ne bakola bulungi. Leero (Lwomukaaga), balina okulwana beesogge fayinolo, basobole okuwalnira emidaali

 Nanyondo ng'aleebya abaddusi mu mpaka e Doha

Nanyondo ng'aleebya abaddusi mu mpaka e Doha

EGGULO ku Lwokutaano, Winnie Nannyondo ne Halima Nakayi baayiseewo okwesogga semi mu mita 800 mu misinde gy'ensi yonna egya IAAF World Championship egiyindira mu kibuga Doha ekya Qatar.

Leero ku Lwomukaaga ku ssaawa 3:55 ez'ekiro, baakudda mu nsiike okulaba nga beesogga fayinolo.

 anyondo Nanyondo

 

Nakayi, yeesigamye ku mutindo gwe yassizzaawo mu mizannyo gya Afrika mwe yawangulidde omudaali ogw'ekikomo okulaba ng'ava e Doha ng'alina omudaali.

Mu mutendera mwe yaddukidde mu z'okusunsulamu ezaasoose, Nanyondo ye yakulembedde banne nga mita 800 yazidukidde mu ddakiika 2:01.19. Ajjukirwa mu mizannyo gya Commonwealth bwe yawangula omudaali gw'ekikomo era aluubirira okutuuka ku fayinolo asobole okuwangula omudaali.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...