TOP

Ebikwata ku McKinstry alidde ogw'okutendeka Cranes

Added 30th September 2019

Ebikwata ku McKinstry alidde ogw'okutendeka Cranes

 Akola nga pulezidenti wa FUFA, Justus Mugisha ng'akwasa omutendesi wa Cranes omuggya Jonathan McKinstry omujoozi bw'abadd atongozebwa ku kutebe kya FUFA e Mengo. Sept 320 2019.(Ekif:Silvano Kibuuka)

Akola nga pulezidenti wa FUFA, Justus Mugisha ng'akwasa omutendesi wa Cranes omuggya Jonathan McKinstry omujoozi bw'abadd atongozebwa ku kutebe kya FUFA e Mengo. Sept 320 2019.(Ekif:Silvano Kibuuka)

JONATHAN MCKINSTRY Y'ANI?

  • Mu 2013 McKinstry yatandika omulimu gw'okutedeka amawanga bwe yeegatta ku ggwanga Sierra Leone gye yava okwegatta ku ggwanga lya Rwanda bano nga yabatuusa ku luzannya olw'akamalirizo bwe bawagula Ethiopia abali abategensi ba CECAFA mu 2015. Mu 2016 yayabako Rwanda okumalira kuluzanya lwa "Quarter".
  • McKinstry atedenseko mu mawanga okuli Northern Ireland, England, USA, Ghana, Sierra Leone, Rwanda ne Lithuania.
  • Wabula okutandika obutedensi McKinstry yaakutandikira mu ttiimu ya Newcastle United ey'abato we yava ne yeegatta ku New York Red Bulls ne ttiimu ya Craig Bellamy Foundation.
  • Mu 2017 McKinstry yeegatta ku ttiimu ya Kauno Zalgiris ezannyira mu Ggwanga lya Lithuania.
  • Nga November 7 McKinstry yeegatta ku ttiimu ya Saif SC ezanyira mu liigi ya Bangladesh nga yandira omugereza Stewart Hall.

Bikung'anyizidwa Deogratius Kiwanuka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo