TOP

Nakaayi awangulidde Uganda omudaali gwa zaabu

Added 1st October 2019

Munnayuganda omuduusi, Halima Nakaayi awangudde omudaali gwa zzaabu mu mmita 800 mu misinde gy'ensi yonna mu Kibuga Doha, ekya Qatar.

Bya Amanda Namayo

Nakaayi yataddewo likoda empya eya Uganda bwe yadduse emisinde gino mu ddakiika 1 sikonda 58 n'obutundu 4.

Munne Winnie Nanyondo abadde ne likoda eno yamalidde mu kyakuna.

Gino gwe mudaali ogwa zaabu ogwokubiri omukazi Munnayuganda gwe yaakawangula mu misinde gy'ensi yonna okigatta ku gwa Dorcus Inzikuru gwe yawangula mu mmita 3000 egy'okubuuka ebisenge nga bw'oddukira mu mazzi- steeplechase.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...