TOP

Bazadde ba Nakaayi batadde ku gavumenti akazito

Added 4th October 2019

Abazadde b'omuddusi Nakaayi bye basabye Gavumenti biibino

 Nakaayi ng’adduka.

Nakaayi ng’adduka.

 • Gavumenti obutaggya musolo ku ssente Nakaayi ze yafunye. Baasabye Gavumenti emwongere bwongezi. Wabula etteeka eppya erya 2019 erya URA, abantu abafuna ssente mu kiti kya Nakaayi tebakyaggyibwako musolo.

 

 • Baasabye Gavumenti emuyise ng'abaddusi abalala abazze bawangula zaabu.

 

 • Baasabye aweebwe mmotoka, azimbirweennyumba nga bwe kyali ku Stephen Kiprotich, Joshua Cheptegei n'abalala.
 akayi ne kitaawe lwe yatikkirwa ddiguli Nakayi ne kitaawe lwe yatikkirwa ddiguli.

 

 • Baasabye Gavumenti obutalwawo kutuukiriza kuba n'okumussa ku bannabyamizannyo abafuna ensako ya Gavumenti buli mwezi, bamulwisa nnyo. Bagamba nti okumukolera bino, kizzaamu abalala amaanyi.
 • Basaabye Gavumenti emuwe omulimu wadde addukira ekitongole kya UWA kuba era muyivu alina diguli.
 •  Baagala Gavumenti emubbulemu olumu ku nguudo z'omu Kampala.
 alima akaayi ku kkono ngali ne mukwano gwe mu buto Halima Nakaayi (ku kkono) ng'ali ne mukwano gwe mu buto.

 

 • Mu kwebaza abazadde, baasabye Gavumenti ebakolere Hijja ate n'okubateeka mu pulogulaamu za Operation Wealth Creation.
 • Munisipaali y'e Lugazi yandizimbye ekisaawe n'ekituuma Nakaayi Stadium.
 • akaayi lwe yawangula emisinde mu pulayimale e ukono Nakaayi lwe yawangula emisinde mu pulayimale e Mukono .

   

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo