TOP

Cheptegei ne Nakaayi babaaniriza nga bazira

Added 7th October 2019

Abaddusi Halimah Nakaayi ne Joshua Cheptegei abaawangulidde Uganda emidaali gya zaabu mu misinde gy’ensi yonna egya World Championships e Doha mu Qatar bajjidde mu bbugumu okutuuka mu Hotel Africa mu Kampala.

Bazze ne bannabwe mu ttiimu ey'abaddusi 20 n'abakulembeze abaabadde mu misinde egyo era nga bazze balaga bantu emidaali gye baawangudde.

Batuuse ku Hotel Africana ne bagabulwa ekijjulo ekitegekeddwa aba NCS wamu ne MTN abateeka ensimbi mu kibiina ky'emisinde.

Nakaayi abadde ne bazadde be Rose Nagadya ne Ahmed Makumbi ate n'aba Cheptegei Stephen Munerya Kwalya ne Irene Chemisto babaddewo.

Omumyuka wa ssabawandiisi wa NCS, David Katende agambye nti entegeka zikolebwa abaddusi batwalibwe ewa Pulezidenti asiime emidaali n'okubazzamu amaanyi.

alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...