TOP

Bamweyana ne Bayo bakamirwa bina

By

Added 8th October 2019

Douglas Bamweyana ne Fahad Bayo balaze nti be bannantawunyikamu mu butendesi n'okucanga akapiira mu StarTimes Uganda Premier League

 Bamweyana n'ekirabo kye

Bamweyana n'ekirabo kye

 

OMUTENDESI wa Maroons FC, Douglas Bamweyana n'omuteebi wa Vipers, Fahad Bayo, basitukidde mu birabo by'abasinze okukola obulungi mu September, mu StarTimes Uganda Premier League.

Bamweyana yayambye Maroons  okufuna wiini 3 mu September, nga yamezze Edward Kaziba owa Villa, sso nga Bayo, eyateeba ggoolo 3 mu mwezi gwe gumu, y'amezze David Owori (Villa) ne Steven Mukwala owa Maroons.

Bombi kkampuni ya Nile Breweries, ng'eyitira mu Pilsner Lager, ogumu ku myenge gye basogola, yabawadde ebirabo ne 1,000,000/- .

 ayo nekirabo kye yawangudde Bayo n'ekirabo kye yawangudde

 

"Ekirabo kino kibadde kinsaana kuba nkikoleredde, era ng'enda kwongeramu amaanyi sizoni yonna okulaba nga ggoolo nziteeba," Bayo bwe yategeezezza.

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Matia Lubega eyabula ku bakadde be

Eyabula kati emyezi ebiri y...

Omwana eyabula kati emyezi ebiri nga n'okutuusa kati tannamanyikako mayitire yeeraliikirizza bazadde be nga bagamba...

Omuwala atuuyanidde mu ofii...

OMUWALA agambibwa okubba ensimbi emitwalo 290,000/= ku muvubuka yakiguddeko omuvubuka bwe yamuguddeko mu Kampala...

Ensi kuyiiya: Wuuno nnamuka...

ABAVUBUKA bangi banyooma emirimu olwo ne badda mu kwekubagiza nga bwebatalina mirimu n’obwavu obubalemesa okubaako...

Ensi ekalubye omukazi ow'em...

Nansubuga agamba ku myaka 75 asoboola okwetuusaako buli kimu.

Dr. Diana Atwine n'abakulu abalala nga balambula eddwaaliro

Dr. Atwine alagidde eddwali...

MINISITULE y'ebyobulamu ekkirizza eddwaliro ly'e Kayunga erimaze emyaka ebiri nga liddaabirizibwa litandike okujjanjaba...