TOP

Amenye likodi mu misinde gya Marathon

Added 12th October 2019

Bukya batandika kudduka misinde gya Marathon, wabadde tewannabaawo muddusi aziddukira wansi w'essaawa bbiri okutuusa Kipchoge lw'akikoze.

 Kipchoge

Kipchoge

MUNNAKENYA Eliud Kipchoge amenye likodi mu misinde gy'okwetooloola ebyalo giyite Marathon, bw'agiddukidde mu ssaawa 1:59 ekitabangawo mu nsi yonna.

Zaabadde mpaka ezibadde mu kibuga Vienna ekya Austria. Kipchoge wa myaka 34 era kiromita 42 (ze bayita Marathon), yaziddukidde mu ssaawa emu n'eddakiika 59 nga bukya mpaka zino ziatndika kuddukibwa, teri muddusi yali aziwangulidde wansi w'essaawa ebbiri nga ye bwe yakikoze.

Likodi ye erindiriddwa kuteekebwa mu kitabo eky'abantu ababa bakoze likodi n'ebintu ebiba byewuunyisa ekya Genesis Book of Records. Wabula likodi ye, si yaakuteekebwa mu bitabo by'ekibiina ekifuga emisinde mu nsi yonna ekya IAAF kuba waliwo amateeka agafuga emisinde ge bataagoberedde.

ipchogeKipchoge

 

ipchogeKipchoge

 

 ipchoge ngagenda okudduka Kipchoge ng'agenda okudduka

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...