TOP

She Cranes eyolekedde South Afrika

By

Added 14th October 2019

She Cranes ayolekedde South Afrika n'ekigendererwa ky'okuwangula empaka za Afrika omulundi ogwokusatu ogw'omuddiring'anwa

 Abazannyi n'abakungu She Cranes nga tebannasitula

Abazannyi n'abakungu She Cranes nga tebannasitula

2019 African Netball Championship

E South Afrika

TTIIMU y'eggwanga ey'okubaka, She Cranes, esitudde okwolekera e South Afrika okwetaba mu mpaka za ‘African Netball Championship' ezitandika ku Lwokutaano.

Cranes yasiibuddwa Zubair Galiwango, mmemba w'akiiko akavunaanyizibwa ku mizannyo mu ggwanga aka NCS, eyabakuutidde okwolesa omutindo omulungi basobole okukuumira bendera ya Uganda waggulu, nga bawangula ekikopo kino.

Uganda ye nnantameggwa w'empaka zino emyaka ebiri egy'omuddiring'anwa (2017 ne 2018). Eri mu kibinja B ne Zimbabwe, Kenya ssaako Tanzania.

Amawanga amalala ageetabye mu mpaka ye; Malawi, Zambia, Lesotho n'abategesi aba South Afrika

Ensengeka za Uganda

Lwakutaano (October 18)

Uganda - Zimbabwe (2:00 ku makya)

Lwamukaaga (October 19)

Tanzania - Uganda(4:00 ku makya)

Sunday (October 20)

Kenya - Uganda (8:00 ez'emisana)

Uganda  eri mu kibinja B ne Zimbabwe, Kenya,Tanzania

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo