TOP

Kiraabu ez'enjawulo ziwawadde abazannyi

Added 14th October 2019

Kiraabu z'ebikonde ez'enjawulo zeepikira kusitukira mu mpaka za Intermediates

 Julius Maliamungu owa Sparks Boxing Academy ku ddyo ng'awumiza Bob Weraga owa COBAP

Julius Maliamungu owa Sparks Boxing Academy ku ddyo ng'awumiza Bob Weraga owa COBAP

BYA FRED KISEKKA

KIRAABU z'ebikonde 45 ziwawudde abaggunzi b'eng'uumi abegenda okuttunka mu mpaka z'eggwanga eza ‘National Intermediates Boxing Championship' ez'omwaka guno.

Empaka zino zaakuyindira ku kisaawe kya Buganda Road P/S e Nakasero wakati wa October 28 ne November 5.

Lukanga Boxing Club, COBAP, UPDF, Police, Sparks, East Coast n'endala, mu kiseera kino ziri mu kutendekebwa okwa kaasammeeme nga buli emu ewaga kusitukira mu kikopo.

 oses uhangi Moses Muhangi

 

"Tuzze na nkuba mpya era ndabula kiraabu endela nti tetugenda kikkiriza kutuggya kikopo mu ngalo," Zebra Ssenyange, atendeka kiraabu ya Lukanga bwe yagambye.

Mu ngeri y'emu, pulezidenti w'ekibiina kya UBF ekiddukanya ebikonde mu ggwanga Moses Muhangi, agambye nti bagenda kwongera okubangula baddifiiri kyongera okulinnyisa omutindo gw'empaka ez'enjawulo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu