TOP

Empaka za zooni zibanyumidde

Added 15th October 2019

Zooni ya Ssebaggala mu Mpereerwe esitukidde mu mpaka z'okubaka ng'ewangudde endala ttaano

 Omuzannyi wa Nammere (ku kkono) ng'agezaako okuyisa omupiira ku wa Komamboga

Omuzannyi wa Nammere (ku kkono) ng'agezaako okuyisa omupiira ku wa Komamboga

SSEBAGGALA zooni ewangudde empaka, abazadde ne balabulwa okukomya okukotoggera ebitone by'abaana baabwe.

Empaka zaayindidde  ku kisaawe ky'e Komamboga ku Mmande, nga zaategekeddwa ekibiina kya Fight for Elders and Children in Africa (Feca),ekikulirwa ssentebe wa LC II, mu muluka gw'e Komamboga, Omulangira Herbert Kimbugwe.

Zeetabiddwamu  zooni mukaaga okwabadde; Nammere, Ssebaggala, Mugalu, Komamboga, Kiganda ne Ttula. Ssebaggala yaziwangudde n'obubonro 12.

 adandaala ku ddyo ngayogera eri abazannyi akati ye muzannyi eyasinze banne ate ku kkono ye ulangira imbugwe Kadandaala (ku ddyo) ng'ayogera eri abazannyi. Wakati ye muzannyi eyasinze banne, ate ku kkono ye Mulangira Kimbugwe

 Sulaiman Kidandaala, eyaliko omumyuka wa Loodi Mmeeya wa Kampala, yasabye abazadde  okufaayo okuzuula ebitone mu baana kuba biyinza okubayamba singa balemererwa okugenda mu maaso n'ebyokusoma.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...