TOP

Giroud atiisizza okuva mu Chelsea

Added 15th October 2019

Giroud agamba nti ye tazannyira ttiimu etemuwa mipiira giwera era waakuva mu Chelsea nga bwe yakikola Arsenal.

Giroud

Giroud

OLIVIER Giroud atiisizza okuva mu Arsenal nga bwe yakikola Arsenal.

Sizoni eno, Giroud yaakatandikayo emipiira 5 wansi w'omutendesi Frank Lampard era emikisa gye (Giroud) okudda mu ttiimu etandika mitono ddala oluvannyuma lwa Tammy Abraham okulyawo ennamba ye. Giroud, eyawangula ku World Cup agamba nti kino tajja kukkiriza waakiri ajja kubaddukako.

"Ng'enda kulwanira ennamba etandika mu Chelsea kyokka bwe naalaba nga tebandabawo, nja kugenda kuba ne Arsenal yayagala enkole kye kimu wabula n'engiddukako," Giroud bwe yategeezezza.

Wabula bulijjo kigambibwa nti agenda mu Vancouver Whitecaps eya Amerika. Kyokka ne Inter Milan kigambibwa nti eyinza okumugula. Giroud agamba nti ku myaka 33, akyalina embavu okuzannya n'afuna ennamba etandika era waakukirowoozaako okuva mu Chelsea singa b'anaaba tebamulabawo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bbebi gwe baasudde mu ddwaaliro

Omusajja acankalanyizza edd...

OMUSAJJA acankalanyizza eddwaliro bw'atutte bbebi n'amusuulira abasawo nga abalumiriza obutakozesa bukugu ekyaviirako...

UNRA bataddewo amaato okuso...

ABATUUZE mu ggombolola y'e Galiraaya mu disitulikiti y'e Kayunga ababadde batakyasobola kutambula olw’oluguudo...

Mmeeya Balimwezo ng’ayogera n’abamu ku basuubuzi b’omu katale k’e Nakawa.

Kaabuyonjo y'akatale k'e Na...

EYALOGA omugagga Haruna Ssentongo tannassa mbugo! Anti bamututte mu kkooti nga bbanka ya Orient emubanja obuwumbi...

Maj. Kakooza Mutale asuze k...

MAJ Roland Kakooza Mutale n’ekibinja ky'abajaasi be Basuze ku malaalo ga Kasirye Ggwanga nga bamukungubagira nebamutendereza...

Abaasomerako e Kako nga bawaayo ebintu

Abaasomerako e Kako bawadde...

ABAYIZI abaasoomerako e Kako abeegattira mu kibiina kya Kako Old Students Association (KOSA) badduukiridde essomero...