TOP

Mubiru egumizza aba Katwe United

By

Added 16th October 2019

Hassan Mubiru,atendeka Katwe United agumizza bakamabe nga bw'agenda okugituusa mu nsi ensuubize mu Big League

 Abatendesi ba Katwe; Hassan Mubiru (ku kkono),Tonny Odur ne Ismail Kintu

Abatendesi ba Katwe; Hassan Mubiru (ku kkono),Tonny Odur ne Ismail Kintu

 

Lwakuna mu Big League

Paidha B.A - Kataka, Zombo

Katwe Utd - Light SS , Lugogo

Kiboga Young  - MYDA, Mbale

Ndejje Univ - Nyamityobora , Luwero

Water - Kabale Sharp, Luzira

Dove - UPDF, Katushabe

OMUTENDESI wa Katwe United, Hassan Mubiru, asabye abazannyi wamu n'abatwala ttiimu eno okubeera obumu, bwe baba baakukola bulungi mu Big League.

Ku Lwokuna  Katwe United, abaakeesogga Big League, baggulawo ne Light SS, e Lugogo.

Mubiru agamba nti abazannyi baalina basobola okumuwa obuwanguzi sizoni yonna, era yamaze okubawawula, nga bwe banaagendera ku biragiro bye, Katwe ejja kusitukira mu kikopo kya Big League.

Mubiru atendeseeko Lukuli United ne Express. Ttiimu zaazannyiddeko kuliko; ey'eggwanga (Cranes), Villa, Victors, Express ne Police.

 

 

 

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugenzi Sgt. Dick Magala

Abapoliisi abaafiiridde mu ...

GIBADDE miranga na kwazirana ku kitebe ky’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango (CID) e Kibuli...

Ebimu ku bibala ebitwalibwa ebweru. Mu katono ye Kanyije.

Abatwala ebirime ebweru bee...

Abat wala ebirime ebweru w’eggwanga beemulugunya ku buseere bw’entambula y’ennyonyi ez’emigugu ng’ebisale byalinnyisibwa...

Ssentebe wa Luwafu B, Iga Gonzaga ng’annyonnyola abamu ku batuuze be ebyavudde mu kkooti.

Kkooti eyimirizza NEMA okug...

ABATUUZE b’e Kansanga abasoba mu 300 bafunye ku buweerero Kkooti Enkulu bw’efulumizza ekiragiro ekigaana ekitongole...

Abamu ku baffamire mu maka ga Maj. Mukasa e Kagoma.

Munnamagye eyayambako okule...

MUNNAMAGYE omulala, Maj. Gen. Eric Mukasa 60, eyakuba emmundu okuwamba enkambi y’e Kaweeweeta mu lutalo olwaleeta...

Mulindwa

NRM tennakkaanya ku by'okul...

AKAKIIKO ka NRM akafuzi ak’oku ntikko (CEC) kakyalemeddwa okukkaanya ku ngeri gye bagenda okutegakamu okulonda...