TOP

Vipers yeeweredde BUL

Added 21st October 2019

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.

 Abazannyi ba Vipers nga bajaganaya mu katono ye Golola abatendeka.

Abazannyi ba Vipers nga bajaganaya mu katono ye Golola abatendeka.

Maroons-KCCA,Luzira

Vipers-BUL, St Mary's Stadium TV

ENKYA (Lwakubiri) liigi ya babinywera 'Uganda Premier League' lwe ddamu okutojjera mu bisaawe eby'enjawulo oluvannyuma lw'emipiira gy'amawanga okukomekkerezebwa ku wiikendi.

Bakyampiyoni ba sizoni ya 2017/18 aba Vipers bakomawo mu nsiike ne BUL FC abakulembedde liigi.

 bazannyi ba  nga bajaganya Abazannyi ba BUL nga bajaganya.

 

Sizoni eno BUL eyolesezza omutindo ogw'enjawulo ng'eri wansi w'omutendesi Peter Onen nga baakakubwamu omupiira gumu gwokka (Busoga United e Jinja).

Wabula omutendesi Edward Golola owa Vipers mugumu nti ttiimu ye eri mu mbeera nnungi oluvannyuma lw'okumegga Express (3-0) e Kitende.

 rian ajwega ku ddyo ngattunka ne enis kot ku kkono Brian Majwega (ku ddyo) ng'attunka ne Denis Okot (ku kkono).

 

"BUL ttiimu nnungi era tugiwa ekitiibwa wabula tetugenda kugiwa mukisa gwonna kufuna buwanguzi kuba omupiira guno gwe gutuzza ku ntikko ya liigi." Golola bwe yategezezza.

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nambooze ng'ayogera eri abavubuka ba People Power e Mukono ku NUP.

Nambooze yeekokkodde abamwe...

Nambooze yeegobyeko abamwekukuutirizaako mu kalulu olumala ne bajeema.

Engeri gy'ofuna mu nkoko z'...

ENKOKO z’amagi zirimu ssente mu kiseera kino, naddala ng’ozirabiridde obulungi ne zitandikira mu budde obutuufu...

Hajji Musa ng'annyonnyola

Enkoko z'ennyama 100, zikuk...

NGA buli omu asala entotto ku ngeri gy'asobola okuyingiza akasente mu nsawo okuyita mu mbeera y'ekirwadde kya Corona,...

Akulira  Tourism board Lilly Ajarova ng'ayogera ku by'obulimi

Akulira Uganda Tourism boar...

Akulira ekitongole kye byobulambuzi mu gwanga ekya Uganda tourism board Lilly Ajarova akubirizza abalimi mu gwanga...

Omubuulizi Moses Tumwebaze okuva ku St.Stephen’s ng’akwasibwa ebbaluwa.

Bannaddiini balaze engeri g...

BANNADDIINI basanyukidde ekya Pulezidenti Museveni okuggulawo amasinzizo ne balaga engeri gye bagenda okuluhhamyamu...