TOP

Mubiru afunye obumyuka ku Cranes

Added 30th October 2019

Oluvannyuma lw'okuyisaamu Cranes okukiika mu mpaka za CHAN, Abudallah Mubiru alondeddwa okumyuka omutendesi wa Cranes omugya.

 Mubiru (ku kkono) ne Livingston Mbabazi (ku ddyo) bagenda kuyambako McKinstry.

Mubiru (ku kkono) ne Livingston Mbabazi (ku ddyo) bagenda kuyambako McKinstry.

NGA Cranes enaateera okutandika okwetegekera emipiira g'okusunsulamu abaliza empaka za Afrika omwaka ogujja, Abudallah Mubiru alondeddwa ng'omumyuka w'omutendesi.

Jonathan McKinstry, ye yalangirirwa ng'omutendesi wa Cranes omujjuvu wabula leero ng'ali ku kitebe kya FUFA e mengo alangiridde abagenda okumuyamba ng'alwana okuzaayo Cranes mu mpaka za Afrika.

 ubiru ku kkono ngawayamu ne cinstry Mubiru (ku kkono) ng'awayamu ne McKinstry.

 

Abatendesi be yalangiridde kwe okuli Abdallah Mubiru (atendeka Police mu liigi ate nga yabadde ne Cranes ya CHAN) ng'ono yagatiddwako Livingstone Mbabazi, Fred Kajoba, Ayub Balyejusa ne Geofrey Massa.

Mubiru ye mumyuka owookubiri ng'addirirwa Mbabazi. Kajoba alondeddwa ng'omutendesi wa baggoolokipa, Balyejusa wa mijoozi ate Massa yalondeddwa nga maneja.

Cranes ezannya Burkina Faso ku bugenyi nga November 13 ne Malawi e Namboole nga November 17 mu mipiira egisooka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...

Nantale ne Batulumaayo

Ow'emyaka 77 alumirizza muk...

MUSAJJAMUKULU ow’emyaaka 77, omutuuze ku kyalo Kyambizzi ekisangibwa e Mwererwe-Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso...

Kiwanda ( ku kkono), Katikkiro Mayiga ne Ruth Nankabirwa nga bali e Mmengo.

Ekyatutte Kiwanda ne Nankab...

EYAAKALONDEBWA ku bumyuka bwassentebe wa NRM atwala Buganda, Godfrey Kiwanda asitudde ttiimu y’aba NRM omuli ne...

Kibalama ne Kyagulanyi nga bagasimbaganye mu kkooti

Bobi ne Kibalama bagasimbag...

Eyali akulira ekibiina kya National Unity Reconciliation and Development Party [NURP] ekyakyusibwa ne kifuulibwa...