TOP

Wasswa Bbosa asuddewo Tooro United

Added 31st October 2019

Bbosa yagambye nti, asuddewo omulimu lwa bakama be butasasula bazannyi.

 Wasswa Bbosa.

Wasswa Bbosa.

Wasswa Bbosa, abadde omutendesi wa Tooro United, asuddewo tawulo oluvannyuma lwa Onduparaka okumegga ttiimu ye ku ggoolo 3-0 mu Arua ku kisaawe kya Green Light Stadium.

Bbosa, eyakola ebyafaayo mu ttiimu eno sizoni ewedde bwe yamalira mu kifo ekyokuna n'obubonero 49, sizoni eno ebintu bibadde tebinnamutambulira bulungi.

 tiimu ya ooro nited Ttiimu ya Tooro United

 

Waasuliddewo tawulo abadde alina endagaano ya mwaka gumu gye yateekako omukono mu mwezi gwomusaanvu omwaka guno eraebadde ekomekkerezebwa omwaka ogujja.

Bbosa yagambye nti, "Nsuddewo omulimu guno kuba abazannyi bange babanja emyezi esatu ng'embeera gye babaddemu ebadde tebasobozesa kutendekebwa kimala kuba babadde babanja omusaala gwabwe."

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....